Surah Al-Qiyamah in Luganda: translation and audio
Surah 75 · القيامة · The Resurrection · 40 verses
Surah Al-Qiyamah verse by verse: the Arabic with a recitation you can repeat, the transliteration, and the Luganda translation by African Development Foundation. For the meaning of every word, see Surah Al-Qiyamah word by word in English.
Verse 1
لَآ أُقْسِمُ بِيَوْمِ ٱلْقِيَـٰمَةِ
Transliteration lā uq'simu biyawmi l-qiyāmati
Luganda Tewali kingaana kulayira lunaku lwakuzuukira.
Verse 2
وَلَآ أُقْسِمُ بِٱلنَّفْسِ ٱللَّوَّامَةِ
Transliteration walā uq'simu bil-nafsi l-lawāmati
Luganda Era nga bwewatali kingaana kulayira omwoyo ogwejjusa.
Verse 3
أَيَحْسَبُ ٱلْإِنسَـٰنُ أَلَّن نَّجْمَعَ عِظَامَهُۥ
Transliteration ayaḥsabu l-insānu allan najmaʿa ʿiẓāmahu
Luganda Abaffe omuntu alowooza nti tetugenda kusobola kuzzaawo magumbage.
Verse 4
بَلَىٰ قَـٰدِرِينَ عَلَىٰٓ أَن نُّسَوِّىَ بَنَانَهُۥ
Transliteration balā qādirīna ʿalā an nusawwiya banānahu
Luganda Nedda tukisobolera ddala nga bwetulisobola okuzzaawo ennwe zaabwe.
Verse 5
بَلْ يُرِيدُ ٱلْإِنسَـٰنُ لِيَفْجُرَ أَمَامَهُۥ
Transliteration bal yurīdu l-insānu liyafjura amāmahu
Luganda Wabula omuntu emirundi egisinga ayagala nnyo okuwangaalira mu kwonoona.
Verse 6
يَسْـَٔلُ أَيَّانَ يَوْمُ ٱلْقِيَـٰمَةِ
Transliteration yasalu ayyāna yawmu l-qiyāmati
Luganda Ngabuuza (mu ngeri ey'okujerega n'okuwakanya) nti olunaku lwokuzuukira lulibaawo ddi.
Verse 7
فَإِذَا بَرِقَ ٱلْبَصَرُ
Transliteration fa-idhā bariqa l-baṣaru
Luganda Ddala lugenga kubaawo nga n'amaaso g'abantu galiralambala olwokutya.
Verse 8
وَخَسَفَ ٱلْقَمَرُ
Transliteration wakhasafa l-qamaru
Luganda Ekitangala kyomwezi kigenda kuggwawo.
Verse 9
وَجُمِعَ ٱلشَّمْسُ وَٱلْقَمَرُ
Transliteration wajumiʿa l-shamsu wal-qamaru
Luganda Enjuba n'omwezi birigattibwa (nga tewakyasobola kubaawo kiro namisana).
Verse 10
يَقُولُ ٱلْإِنسَـٰنُ يَوْمَئِذٍ أَيْنَ ٱلْمَفَرُّ
Transliteration yaqūlu l-insānu yawma-idhin ayna l-mafaru
Luganda Ku lunaku olwo omuntu agenda kwebuuza nti nzirukirewa!.
Verse 11
كَلَّا لَا وَزَرَ
Transliteration kallā lā wazara
Luganda Kyekyo ddala, tewagenda kubaawo muntu weyekweka.
Verse 12
إِلَىٰ رَبِّكَ يَوْمَئِذٍ ٱلْمُسْتَقَرُّ
Transliteration ilā rabbika yawma-idhin l-mus'taqaru
Luganda Obuddo ku lunaku olwo bujja kuba eri Mukama Katondawo.
Verse 13
يُنَبَّؤُا۟ ٱلْإِنسَـٰنُ يَوْمَئِذٍۭ بِمَا قَدَّمَ وَأَخَّرَ
Transliteration yunabba-u l-insānu yawma-idhin bimā qaddama wa-akhara
Luganda Ku lunaku olwo omuntu agenda kutegeezebwa ebyo byonna byeyakola nebyataakola.
Verse 14
بَلِ ٱلْإِنسَـٰنُ عَلَىٰ نَفْسِهِۦ بَصِيرَةٌ
Transliteration bali l-insānu ʿalā nafsihi baṣīratun
Luganda Wabula ate ddala omuntu ye yennyini amanyi bye yakola ne byataakola (newakubadde nga aligezaako okwogera kino nakiri ngayeetonda).
Verse 15
وَلَوْ أَلْقَىٰ مَعَاذِيرَهُۥ
Transliteration walaw alqā maʿādhīrahu
Luganda Newakubadde nga aligezaako okwogera kino nakiri ngayetonda.
Verse 16
لَا تُحَرِّكْ بِهِۦ لِسَانَكَ لِتَعْجَلَ بِهِۦٓ
Transliteration lā tuḥarrik bihi lisānaka litaʿjala bihi
Luganda Bwoba osoma Kur'ani toyanguyiriza nga olowooza nti kyekinakuyamba okuginyweeza.
Verse 17
إِنَّ عَلَيْنَا جَمْعَهُۥ وَقُرْءَانَهُۥ
Transliteration inna ʿalaynā jamʿahu waqur'ānahu
Luganda Anti okugikungaanya kuli kuffe nga era bwekiri kuffe okunywereza ku lulimi lwo ensoma ennungi.
Verse 18
فَإِذَا قَرَأْنَـٰهُ فَٱتَّبِعْ قُرْءَانَهُۥ
Transliteration fa-idhā qaranāhu fa-ittabiʿ qur'ānahu
Luganda Kale nno bwetumala okugikusomera (nga tugiyisa ku Jiburilu) goberera ensoma yaayo.
Verse 19
ثُمَّ إِنَّ عَلَيْنَا بَيَانَهُۥ
Transliteration thumma inna ʿalaynā bayānahu
Luganda Era mazima okuginnyonnyola kuli kuffe.
Verse 20
كَلَّا بَلْ تُحِبُّونَ ٱلْعَاجِلَةَ
Transliteration kallā bal tuḥibbūna l-ʿājilata
Luganda (Ebyo ebyogeddwa waggulu bimala omuntu okwebuulirira nabyo) wabula ebyembi mmwe mwagala ebyokufuna byensi ebyamangu.
Verse 21
وَتَذَرُونَ ٱلْـَٔاخِرَةَ
Transliteration watadharūna l-ākhirata
Luganda Nemuleka ebyolunaku lw’enkomerero.
Verse 22
وُجُوهٌ يَوْمَئِذٍ نَّاضِرَةٌ
Transliteration wujūhun yawma-idhin nāḍiratun
Luganda Ebyenyi bya bantu abamu ku lunaku olwo bigenda kuba nga bitemagana.
Verse 23
إِلَىٰ رَبِّهَا نَاظِرَةٌ
Transliteration ilā rabbihā nāẓiratun
Luganda Bigenda kutunula ku Mukama Katonda waabyo.
Verse 24
وَوُجُوهٌ يَوْمَئِذٍۭ بَاسِرَةٌ
Transliteration wawujūhun yawma-idhin bāsiratun
Luganda Ate nga ebyenyi bya bantu abalala bigenda kuba binyikaavu.
Verse 25
تَظُنُّ أَن يُفْعَلَ بِهَا فَاقِرَةٌ
Transliteration taẓunnu an yuf'ʿala bihā fāqiratun
Luganda Nga bimanyidde ddala nti bigenda kutuukibwako akabi akanene akamenya nenkizi.
Verse 26
كَلَّآ إِذَا بَلَغَتِ ٱلتَّرَاقِىَ
Transliteration kallā idhā balaghati l-tarāqiya
Luganda Naye omwoyo bwegutuuka mu ddokooli.
Verse 27
وَقِيلَ مَنْ ۜ رَاقٍ
Transliteration waqīla man rāqin
Luganda Abantu webagambira nti ani alina eddagala eriyinza okumuwonya.
Verse 28
وَظَنَّ أَنَّهُ ٱلْفِرَاقُ
Transliteration waẓanna annahu l-firāqu
Luganda Wabula yye ngamaze okukakasa nti agenda kufa.
Verse 29
وَٱلْتَفَّتِ ٱلسَّاقُ بِٱلسَّاقِ
Transliteration wal-tafati l-sāqu bil-sāqi
Luganda Entumbwe ne yeegatta ku ntumbwe.
Verse 30
إِلَىٰ رَبِّكَ يَوْمَئِذٍ ٱلْمَسَاقُ
Transliteration ilā rabbika yawma-idhin l-masāqu
Luganda Olwo nno obuddo buba busigadde eri Katondawo.
Verse 31
فَلَا صَدَّقَ وَلَا صَلَّىٰ
Transliteration falā ṣaddaqa walā ṣallā
Luganda Naye nga omufu teyasaddaaka wadde okusaala.
Verse 32
وَلَـٰكِن كَذَّبَ وَتَوَلَّىٰ
Transliteration walākin kadhaba watawallā
Luganda Wabula yalimbisa ebigambo bya Katonda nabyesamba.
Verse 33
ثُمَّ ذَهَبَ إِلَىٰٓ أَهْلِهِۦ يَتَمَطَّىٰٓ
Transliteration thumma dhahaba ilā ahlihi yatamaṭṭā
Luganda Olwo nno naatambula nadda eri abantu be nga yeeraga.
Verse 34
أَوْلَىٰ لَكَ فَأَوْلَىٰ
Transliteration awlā laka fa-awlā
Luganda (Aligambibwa nti ekyo) ekikutuuseeko kikugwanidde era ddala kikugwanidde (owange ggwe omwonoonyi).
Verse 35
ثُمَّ أَوْلَىٰ لَكَ فَأَوْلَىٰٓ
Transliteration thumma awlā laka fa-awlā
Luganda Ate era kikugwanidde ng'ate era ddala kikugwanidde.
Verse 36
أَيَحْسَبُ ٱلْإِنسَـٰنُ أَن يُتْرَكَ سُدًى
Transliteration ayaḥsabu l-insānu an yut'raka sudan
Luganda Omuntu alowooza nti ayinza okulekwa neyeeyisa nga bwayagala.
Verse 37
أَلَمْ يَكُ نُطْفَةً مِّن مَّنِىٍّ يُمْنَىٰ
Transliteration alam yaku nuṭ'fatan min maniyyin yum'nā
Luganda Tajjukira nti yasooka kuba tondo lyamazzi agazaala agateekebwa mu nabaana.
Verse 38
ثُمَّ كَانَ عَلَقَةً فَخَلَقَ فَسَوَّىٰ
Transliteration thumma kāna ʿalaqatan fakhalaqa fasawwā
Luganda Oluvanyuma naafuuka ekisayisayi, olwo Katonda naamutonda namussaako byonna ebimufuula omuntu.
Verse 39
فَجَعَلَ مِنْهُ ٱلزَّوْجَيْنِ ٱلذَّكَرَ وَٱلْأُنثَىٰٓ
Transliteration fajaʿala min'hu l-zawjayni l-dhakara wal-unthā
Luganda Nga bwatyo bwakola emitendera ebiri, omusajja n'omukazi.
Verse 40
أَلَيْسَ ذَٰلِكَ بِقَـٰدِرٍ عَلَىٰٓ أَن يُحْـِۧىَ ٱلْمَوْتَىٰ
Transliteration alaysa dhālika biqādirin ʿalā an yuḥ'yiya l-mawtā
Luganda Abaffe oyo eyakola omuntu mu ngeri eyo tasobola kulamusa bafu!.
Read Surah Al-Qiyamah in another language
- English (word by word)
- Albanian
- Amazigh
- Amharic
- Assamese
- Azerbaijani
- Bambara
- Bangla
- Bosnian
- Bulgarian
- Chechen
- Chinese
- Czech
- Dari
- Dhivehi
- Dutch
- Finnish
- French
- German
- Gujarati
- Hausa
- Hebrew
- Hindi
- Indonesian
- Italian
- Japanese
- Kannada
- Kazakh
- Khmer
- Kinyarwanda
- Korean
- Kurdish
- Malay
- Malayalam
- Maranao
- Marathi
- Nepali
- Norwegian
- Oromo
- Pashto
- Persian
- Polish
- Portuguese
- Romanian
- Russian
- Sindhi
- Sinhala
- Somali
- Spanish
- Swahili
- Swedish
- Tagalog
- Tajik
- Tamil
- Tatar
- Telugu
- Thai
- Turkish
- Ukrainian
- Urdu
- Uyghur
- Uzbek
- Vietnamese
- Yao
- Yoruba
All 114 surahs in Luganda: the Qur’an in Luganda.
Luganda translation: African Development Foundation, from Quran.com. Transliteration: Quran.com. Recitation: Mishary Alafasy, from EveryAyah.com. MyDugsi is a learning aid, not a replacement for a qualified teacher.